Olubereberye Essuula 1 (LCB 2014) — Okutonda & Spoken Audio
Olubereberye Katonda yatonda eggulu n’ensi. Ensi yali njereere nga teyaliimu kintu kyonna era ng’ekizikiza kibuutikidde obuziba bwonna, n’Omwoyo gwa Katonda ng’ali waggulu ku ffulukuta y’amazzi.
Scripture Text Preview — Olubereberye Essuula 1 (LCB 2014) — Okutonda & Spoken Audio
1. Olubereberye Katonda yatonda eggulu n’ensi.
2. Ensi yali njereere nga teyaliimu kintu kyonna era ng’ekizikiza kibuutikidde obuziba bwonna, n’Omwoyo gwa Katonda ng’ali waggulu ku ffulukuta y’amazzi.
3. Katonda n’ayogera nti, “Wabeewo ekitangaala,” ekitangaala ne kibaawo.
4. Katonda n’alaba ng’ekitangaala kirungi, Katonda n’ayawula ekitangaala n’ekizikiza.
5. Katonda ekitangaala n’akiyita “Musana,” n’ekizikiza n’akiyita “Kiro.” Ekiseera ky’akawungeezi ne kiggwaako, n’olukedde ne lukya; olwo lwe lwali olunaku olwasooka.
Parallel Bible Study, Strong’s Concordance, 24kHz Audio & Offline Vault
Compare this passage side-by-side in up to 4 synchronized columns across NKJV, KJV, BSB, Original Hebrew (WLC), Koine Greek (Textus Receptus), Asante Twi (Twerɛ Kronkron), French, Spanish, German, and 35+ global languages on AduBible.org®. Tap any verse for Strong’s Exhaustive Concordance numbers, Matthew Henry & John Gill commentaries, 24kHz Neural Audio streaming, and 100% offline PWA access.